Zulitums - Oluvannyuma (Official Video)

Reggae
Tahun2021
Durasi3m

Watch the Official Video for Oluvannyuma by Zulitums. Stream on all music platforms: https://zulitums.ffm.to/oluvannyuma Lyrics: Verse1 Oluvannyuma olw’oluvannyuma Nga mpunzika sinema ow’oluvannyuma Engoye ezimyansa ffe tuli zambala Ndi watula mu lwaatu ow’oluvannyuma Omumbejja wange ng’olina akadde Nga n’omulangila nina obudde Ebibatu byaffe nga byekutte Nga tubayitako bagamba y’abaffe Liliba sanyu oluvannyuma Nze akubulila,olidamu kibuzo lwaki nkwagala bino eby’okunsi ne mubwengula Olugendo lw’obulamu bwaffe lw’akuwanvuwa Pre-Chorus Omumbejja wange ng’olina akadde Nga n’omulangila nina obudde Mukama oyo yapima obudde Bba mugumu kuba tumwekutte Chorus Oluvannyuma olw’oluvannyuma Liliba sanyu elw’oluvannyuma Nsubiza ndi’kwagala n’obulamu bwenina Nze nawe oluvannyuma ye eh Bridge Ah ha mm ah Ah aaaahh ah ah aaahh Verse2 You when you found me,I kinda knew we go be alright If only you could look inside me Nga mutti munda wabala (nyamba) Wobuzemu just tell me Gwengaba guba gulina okunoga Gwe manya,nkola nyo baibe Mumbela yona tulina okuloka Liliba sanyu oluvannyuma Nze akubulila,olidamu kibuzo lwaki nkwagala bino eby’okunsi ne mubwengula Olugendo lw’obulamu bwaffe lw’akuwanvuwa Pre-Chorus Omumbejja wange ng’olina akadde Nga n’omulangila nina obudde Mukama oyo yapima obudde Bba mugumu kuba tumwekutte Chorus Oluvannyuma olw’oluvannyuma Liliba sanyu elw’oluvannyuma Nsubiza ndi’kwagala n’obulamu bwenina Nze nawe oluvannyuma ye eh Bridge Ah ha mm ah Ah aaaahh ah ah aaahh #Zulitums #Oluvannyuma #OfficialVideo #blacqavayrecords

Ketuk kartu di bawah untuk lanjut melihat lebih banyak pilihan hiburan.

Mungkin Anda Juga Suka

Komentar

1 Komentar

مالك_جمالDec 14, 2024